Abaana Bakyeyongera Obungi

0
868

Uganda ekyalo bubi nnyo ku nsonga zookuteekerateekera abaana abaato mu ggwanga lyabwe. Ekitongole ky’ekibiina ky’amawanga amagatte ekya UNICEF kigamba nti neebiruubirirwa byayo ku baana byandigirima okutuukiriza singa tewabaawo kyamaanyi kikolebwa.