Abaatulugunyizibwa Ku Bya Kaweesi Boona Baakufuna Obukadde 80

116
0
SHARE

Kkooti enkulu mu Kampala eragidde abasibe 22 abavunaanibwa ogw’okutta eyeyali omwogezi wa poliisi abaatulunyizibwa buli omu aliyirirwe obukadde bwa siringi za Uganda 80. Abasibe bano beekubira enduulu mu kkooti nga bagamba nti abakuuma ddembe baabatulugunya abamu ne babatusaako obulemu obw’olubeerera.

LEAVE A REPLY