Ababaka Bawanda Muliro, Beetaaga Bakiise Ba Disitulikiti

0
915

Abakulira abakozi mu NRM bawadde ababaka abakiikirira abakozi mu paalimenti nsalessale wa wiiki emu yokka nga bamaze okwogerezeganya n’abakulira akakiiko k’ebyokulonda bateeketeeke okulonda kw’abakiikirira abakozi ku disitulikiti nga kino bwekitakolebwa bajja kulaba ekiva mu yeebiraka.
Abakozi bagamba, nti bwebaba tebagenda kulonda bakiise baabwe nga bwebalambikiddwa mu mateeka nabob agenda kutaataaganya okulonda kwa bassentebe b’ebyalo.