Abakozi ba Gavumenti Mwasasulwa Dda – Minisitule Y'ebyenfuna

0
930

Minisitule y\ebyenfuna ekakasizza abakozi ba gavumenti nga bweyaweerza edda ssente z’okusasula abakozi baayo naye kigyewunyis aokuwulira ngabakozi ate abasing bagamba tebasasulwanga Omubaliririzi omukulu mu minisitule y’ebyensimbi Keith Muhakanizi agamba bo ssente zeebaalina okufulumya ezisinga zajja dda nga teri mukozi wa gavumenti alina kubanja Kino wekijjidde nga waliwo abakozi naddala mu disitulikiti ezakatondebwawo abatannasasulwa naddala abasomesa mu disit7likiti ezo

More News