Abakristu Balabuddwa Kuby'okuyingira Obudiinidiini

0
1032

Omusumba w’essaza lye Masaka Yowana Batisita Kaggwa alabudde abakristu wonna mu ggwanga okwgendereza balekme kubuzibwabuzibwa nga babayingiza mu kyayise ebidinidini ebimeruka ng’obutiko.
Okulabula kw’omusumba kujidde mu kiseera nga Gavumenti etekateka okuwandiisa amasinzizo mugwanga.