Abalamazi Tebannada Waka Lwa Ssente

0
1074

Newankubadde olunaku lw’okujukira abajulizi ba Uganda lwamyusibwa ku kalenda zonna nti lwanga ssatu buli mwezi ogw’omukaaga, waliwo ekibinja
kyabalamazi ekituuse olwaleero, wadde nga basanze lwayaba dda.
Abalamazi bano abalabise nga bamalirivu batubulidde nti babadde tebayinza kukoma mu kkubo, nti olwokuba emikolo emikulu gyawedde.
Era ku kigwa ky’abajulizi gyetusanze abantu abakyabuliddwa ekyokukola anti wadde balamaze naye ezibaza gyebavudde zo tebazirabako