Abantu Ba Kaweesi Bakolimye

0
936

Ab’oluganda lwa Kaweesi sibasanyufu n’engeri omusango gw’okuttibwa kw’omuntu wabwe gyegukwatidwamu. Bukya nga eyali omwogezi wa police mu ggwanga Andrew Felix Kaweesi attibwa abantu bangi baze bakwatibwa ku bitebelezebwa okuba nga balina kyebamanyi ku kuttibwa kwe abantu be kyebagamba nti abakwatibwa balabika okuba nga bakiguumaza kuba bukya bakwatibwa tewali kyaali kivude mu musango guno.