Abasoga Bayise Abacayina Abaagobwa e Kampala

0
1034

Abakulembeze ba Busoga basse omukago n’Abachina ogugendereddwamu okukulaakulanya Busoga.
Omuyima w’ekibiina ekirwana okukulaakulanya Busoga ekya Busoga Consortium, era nga ye sipiika wa paalimenti ya Uganda, Rebecca Alitwala Kadaga aweze nga bwebagenda okuluma nagewagulu okulakulakulanya busoga nga ekitole.