Abatuuze E Mitooma Bakubye Abasawo Ebibuzo

0
1178

Abatuuze b’e Mitooma baagala Gavumenti ebannyonnyole lwaki n’okutuusa kati eremeddwa okubatuusizza eddagala n’ebikozesebwa ebirala mu malwaliro.
Abasawo mu malwaliro ga Gavt nabo beesamudde ebigambibwa nti babba eddagala nga bagamba nti bafuna eddagala lya lubatu eritayinza kumala balwadde abayiika mu malwaliro ago.