Abatwala Abantu e Saudi Arabia Balabuddwa

0
948

Gavummenti ya Uganda nga eyita mu kitebe kyayo mu gwanga lya Saudi Arabia etaddewo obukwakulizo obukakali eri kampuni ezitwaala abantu ebweru okukola nezzo ezagala abakozi bwezirina okumala okutukiriza okutwala banayuganda oba okubakozesa nga kino kikoleddwa okutaasa banayuganda abatulugunyizibwa.