Abavubuka B’e Kawempe Bayombye

293
0
SHARE

Poliisi e kawempe ekedde kwezooba na bavubuka abeeggatira mu kisinde ki Youth platform Against Presidential Age limit ababadde beekalakaasa nga bawakanya ekya b’atekateeka okuggya ekkomo ku myaka omuntu gy’akkirizibwa okwesimbawo ku bukulembeze bw’eggwanga.