Ab'e Ssembabule Bagaanye 'Okugikwatako' Kyoka Ate Neera Nebakiriza

0
819

Nga ababaka mu lukiiko lw’eggwanga olukulu bakyagenda mu maaso okwebuuza ku bantu ku nongoseleza mu nyingo 102b egya emyaka egy’esalira ku mukulembeze w’eggwanga, abatuuze mu district y’e Sembabule bakubye enkyukila nebawagila eky’okukyusa oky’okukyusa amu nyingo eno 102b.