Abeekibe Bawaabidde Buganda Land Board

0
315

Abeekika ky’Ekibe nga bakulembeddwamu omutaka Mugiye, jajjaabwe baloopedde Kabaka nti tebakyalina butaka ng’ekitongole kye ekya Buganda Land Board ky’ekyalibaggyako.

Bino babitegeezezza Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ku mukolo gw’okulanya. Beene ajjukizza obuganda obukulu bwokukiika e Mbuga nokulanya.