Akabenje e Mubende

0
360

Abatuuze baguddemu entengero emotoka bwebetense omwana owe myaka 13 abade ava okusaba
omutwe gwonna negusetereza ku ttaka.

Akabenje kano kagudde ku luguddo oluva e Mubende okudda e Mityana kilometres nga 2 ne kitundu okuva mu kibuga kye Mubende ku kyalo ekimanyiddwa nga Kisekende.