Allen Kagina Bamukunyizza Lwa ‘Northern Bypass’

0
195

Akakiiko ka Paalimenti akalondoola ebitongole bya Gavumenti kagugumbudde ekitongole ekikola ku nguudo ki UNRA olw’okutandika okuzimba oluguudo lwa Kampala- Northern By Pass nga tekimaze kunonyereza ku mbeera y’obutonde oluguudo werunaayita.