Amagye Gongedde Okukola Ebikwekweto ku Boda Boda 2010

0
803

Ebintu byongedde okubijjira akabinja aka Boda Boda 2010 Ekitongole ky’amagye akirwanyisa obutujju ki Joint Anti Terrorism Task force JATT bwekikutte abasajja abalala basatu kubigambibwa nti bekobaana n’akulira ekibiina ki Bodaboda 2010 okutta abantu. Bino byonna biddiridde okukwatibwa kwa Kitatta olunaku olwaggyo.