Amatikkira Ga Ssabasajja Gengedde

0
1347

Abantu ba sabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi ow’okubiri abali musazza lye erye Buweekula, batandiise ddala okwetala nga namutale omunyageko ente nga betegekera emikolo gyokukuza amatikira ga Kabaka egyomulundi ogwa makumi 24 nga gigenda kkukwatibwa mu ssza lino.
Omusasi waffe Joyce Bagala atuuse ku kitebe ky’embuga e Kaweeri era abakulu abasanze bali mu lukiiko naye nga nabalala balagira ddala nti emikolo batandiise okugyetegekera.