Amazzi Geeyongedde Okukeewa, Kati Abatuuze Bagabana Na Nte

0
1228

Abatuuze b’oku kyalo Nsaasi Luweero abali eyo mu 500 balaajana lwa bbula ly’amazzi.
Kino kiddiridde nayikondo emu yokka ebadde ekozesebwa abatuuze banno okufa nga mu kaseera kano tebalina webajja mazzi agokozesa mu bulamu obwabulijjo.