Amazzi Goonywa Omanyi Gyegava?

0
1015

Obadde okimanyi nti amazzi gookozesa gayinza okuba nga geegamu kwaago gavumenti gekenenula mu mwala gw’e Nakivubo olumala negalongosa ate naga mu taapu yo. Naye ate bwotuuka ku mwala guno nebigukolebwaamu wama gwe wewunya. Mukisera kino gavumenti elajana olwensimbi zekozesa okuyonja amazzi gaano nga teganaweebwa bantu okusobola okugamalamu obujama nga wetwogerera gavumenti esasanya obukade 900 buli mweezi.