Atema Ennyama Enjama Kikomye

0
850

Buli mudaala gw’ennyama gwonna wegunasangibwa naddala mu Kampala nga tegulina layisisinsi oba nga gw’amennya dda amateeka agafuga abakinjaaji guauliridde okuggalwa Kino kikoleddwa oluvannyuma lw’okizuula nti ebintundu 80 ku buli 100 ennyama abantu gy’ebagula teri ku mutindo