Ba Yinvesita Ba Kuno Ly'essuubi – Rugasira

0
1247

Waliwo banekolera gyange abagamba nti ekitongole ekigatta banekolera gyange ekya Private sector Foundation, kiwebwe buli kyetagiisa okukulemberamu enteekateeka ezokwekulakulanya Uganda bweba eyagala okwetengerera.
Andrew Rugasira sentebe wa African Coffees associations agamba nti kikyamu egwanga akadde kona okulowolereza mu bamusiga nsimbi okuva e bunayira nti bebagya okulakulanya Uganda, abaakuno nebasulibwa omuguluka, songa bwebawebwa ebyetagiisa bayinza okukola omulimu guno.