Bamaama B'e Butaleja Balidde

0
1035

Teri kiswaaza nga nakazadde w’egwanga okuzalira mu lujudde, e butalejja ba Maama begwanga babadde bazalira mu lwatu nga kino kyekiwaliriza bannakayewa okuddukirira egwanga nebabako ebifo ewazalirwa byebazimbye mu malwaliro agenjawulo okutangira embeera eno
Mu nkola eno waadi zabazadde eziwera 5 zeezizimbiddwa ssaako ennyumba z’abajjanjabi n’abasawo okusobozesa embeera yabazadde okulongooka
Kino kidiridde omuwewedendo gwabakyaala abazaala okweyongera buli lukya mu district eno nga buli ddwaliro ekulu mu gombolola lizaza abakyaala abali wakati 70-100 buli mwezi.