Besigye ameefuga agakuliza mukomera

0
928

Eyaliko ssenkagale w’ekibiina kya FDC DR Kiiza Besigye amefuga ga Uganda ag’omulundi ogwamakumi 54, agakuliza mu kaddukulu ka Poliisi, oluvanyuma lw’okukwatibwa enkya yaleero ng’agezaako okufuluma amaka ge okugenda mu lukungaana olubadde lulina okuba e Katwe.
Dr Kiiza Besigye oluvanyuma lwokugaana okudda mu maka ge nga bwalagiddwa nawalaza empaka bofiisa ba Poliisi bamukutte nebamusa mu kamotoka akakazibwako Besigye bwebatyo nebamwolekeza Nagalama.