Omuzadde yenna ayagala omwana we abeere mulamu bulungi,kyoka abamu besanga nga abaana bafunye enddwade ezitasobola kuwona so nga ezandiwonye tebalina nsimbi za bujjanjabi. Olwa leero tugenda kulaga emboozi ya Amina Nantale owemyaaka omukaga ng’ono ekimbe ky’o,utima kya mugwiira natuuka okugongobala.
Mu startimes Uganda Premier league, Vipers evudde emabega okukola amliri ga goolo 1-1 ne Express e Wankulukuku mu mupiira ogulagidwa obutereevu ku Sanyuka Tv. Tonny Odur yesoose okuteebera Express goolo ya peneti mu kitundu ekyasoose ate Daniel Ssserunkuuma owa Vipers nasubwa peneti mu kitundu kyekimu. Mu kitundu ekyokubiri, Tito...
Kyadondo East law maker Robert Kyagulanyi Ssentamu now makes it official that he has his eyes on the country’s top seat and will not be pulled back by stories of those who have previously failed to beat president Museveni at the ballot. The musician turned politician says the people...
The parliamentary committee on Commissions, State Authorities and Enterprises, COSASE has handed over Lira district Chief administrative officer Mark Tivu and district engineer Hudson Omoko to the CID for investigations on why they started preliminary works on the now controversial Aki Bua stadium without an architectural plan. This, as...
Police is hunting for a teacher of Kasubi secondary school Patrick Juma Mutiri who hacked his wife Aidah Nabuufu Mutiri leaving her for dead She is now admitted at case hospital with her mouth cut, a fractured cheek bone and the throat almost slit
The commission of land inquiry has examined city businessman Andrew Tendo who is accused of acquiring a land title in Kyankwanzi district and evicting 3000 people. But Tendo denies finding any residents on the said land claiming it is his. This after residents from the affected villages filed a...
A forgotten community in Katanga has solid waste and sewerage flowing freely between households and market stalls without concern. A heavy stench of sewage and filth dominates the atmosphere in Katanga. Random and unplanned channels intersect each other with filth running right in front of homesteads and food sale...
The Italian embassy is to launch the Italian Cultural and culinary week to showcase Italy’s rich tourism potential. The initiative runs from 19th to 24th November and will involve a number of activities including a fundraising drive whose proceeds go to children with Lymphoma. Among the partners in this...
Vipers came from behind to snatch a point from Express FC at wankuluku in the star-times Uganda Premier league, while FUFA has released nominees for the annual FUFA awards.
Residents as well as the environment are negatively affected in oil rich areas due to forceful eviction as well as pollution.
Mu Startimes Uganda premier league, KCCA FC ekubye SC Villa goolo 3-2 e namboole akawungezi kalero mu mupiira ogulagidwa obutereevu ku Sanyuka TV. Albert Mugisa yasoose okuteeberea Villa, Julius Poloto naayungira KCCA FC ate Manco Kaweesa neyeteba okuza KCCA FC mumaaso. Oluvanyuma Bashir Mutanda ateebye goolo ey’ekyenkanyi Ate Jackson...
Nga ebula ennaku satu okutuuka kulawunda esembeya emuzannyo gw'emmotoka z'empaka eza Ory Elgon Rally ey'okubeera e Mbale ku wikendi eno, abavuzi bemmotoka batandise kaweefube ow'okudukirira abantu abakosebwa okubunbulukuka kw'ettaka e Buduuda nga bayita mukuwaayo ebikozesebwa mubulamu obwabulijo omuli engoye ko n'ebirala.
Alipoota effulumiziddwa uganda railway cooperation eraze nti eby’amaguzi ebiyita ku mazzi by’eyongedde era nga waliwo essuubi nti bigenda kulinnya, wabula ebbula ly’emmeri ezimala ate kibakalubizizza . Nabakooza Lydia yalina ebisingawo
Omukazi atamanyiddwa gyavudde asudde omwana mu salooni emu mu kibuga ky’e Wobulenzi neyemulula kibombya mbwa. Nyini salooni akanze kulinda nyina w'omwana nga butelere kwekwekubira endulu ku Police ye Wobulenzi mu district ye Luweero nga kati ekyatubidde ne bugye elye myezi nga 3.
Ebitongole by’obwanakyewa ebilwanirira eddembe lya baana wano mu ggwanga bibakanye ne kawefube wokulwanyisa ebikolwa eby’okukabasanya nokutulugunya abaana naddala mu masomero ebikyase ennyo ensangi zino. Banakyewa abeegatira mu bibina mukaga bategezeza nti omuwendo gwabana abatulugunyizibwa gweyogedde nga kati okugumalawo kyetaagisa okukwatira awamu.
Abatuuze b’e Bududa abaakosebwa okuyigulukuka kw’ettaka bafunye essuubi eppya oluvannyuma lwa gavt okufulumya ensimbi obuwumbi 10 bulamba, ng’omutemwa ogusooka, okusengula abantu bano. Abantu okuva mu famire 900 bebasuubirwa okuganyulwa mu nsimbi zino. Kamisoona avunaanyizibwa ku kutaasa abakoseddwa obusandali mu minisitule y’ekikula ky’abantu Martin Owor abotodde ekyama nti eggye ly’eggwanga...
Okuwuliriza okweyimirirwa kwa Thomas Kwoyelo kugudde butaka oluvannyuma lwa kooti okutegeezebwa nti omubaka wa Kilak Gilbert Oulanyah omu ku baali abookumweyimira okubeera ebweru weggwanga Kwoyelo avunaanibwa emisango egiwera nga gyekuusa ku bwa kalintalo nga e luzira eno yaakamalayo emyaka mwenda
Paalamenti leero lwezzemu okutuula oluvannyuma lwomwezi omulamba, wabula nga Amyuka Sipiika Jacob Oulanya ategezeza ababaka nga palamenti bweyakola obubi mu mpereeza yaayo Amyuka sipiika Oulanya agamba nti kikwasa ennaku okulaba nti mu ntuula ezasooka, palamenti yayisa amabago asatu gokka ekintu ekiswaza ababaka abasasulwa omusaala gwa gavumenti.
Omwogezi wa poliisi mu gwanga Emilian kayima akaakasiza okugobwa kwa basirikale b’ekibinja kya flying squad. Kayima abadde atangaaza ku baluwa eyafulumidde ku mikutu gimugatta bantu ngeraga nti abamu ku basirikale abaabadde mu kabinja kano  bakwatiddwa ku nkoona.
Kkooti y’amagye egobye okusaba kwo kweyimirirwa kw’omuyima wa Boda Boda 2010 Abdallah Kitatta. Guno gubadde mulundi gwa kubiri nga kitatta asaba okweyimirirwa wabula nekumumibwa nga kooti ewa ezimu kunsonga enkulu ezimuganisa nti ayinza okutataganya obujulizi engeri jaali muntu owamanyi mu ggwanga.