In an effort to restore hope, raise awareness about the LRA War orphans, St. Mbuga Imani Milele school is giving hope to over 600 orphans of the LRA war. Our reporter Benson Ongom caught up with a 14 Year old Laker Lydia who lost her parents during the war...
Piecing the bits of the already fragile political party together, the FDC moves to conduct a nationwide wide recruitment exercise that will help fill seats left behind by the Muntu Faction. As to whether this would see the once famous opposition political party return to its former glory, we...
Several residents of Kakunyu Mende Sub county in Wakiso District have been left nursing wounds after unknown gangs invaded their village destroying their houses and crops in the early hours of the day. The attackers used pangas, axes and hammers to bring down structures and attack the inhabitants which...
Government has moved to put an end to ongoing friction between anti corruption agencies of government by approving the zero tolerance to corruption policy 2018. While delivering cabinet decisions at the media centre, government spokesperson Ofwono Opondo says the newly approved policy will help build stronger synergies among the...
Residents of Laminato village in Nwoya district are accusing gov’t of illegally taking their 6,000 acres of land under the guise of a state farm. The locals say the land in question was a collection of small farms that was given by the then Amin Gov’t to support local...
The commission of inquiry into land matters has directed the mukono Commissioner for Land Registration Robert Opio to explain circumstances under which an estimated 400 people were evicted in Kirangira Lwanyonyi village, Nama Sub-county in Mukono district. The summon follows the recent visit by the president to the village...
Police has finally arrested the caretaker of the house where a child was murdered in Najeera. The woman and her children had not returned to the house raising suspicion that she could have had a hand in the murder of the one and half year old baby, Nalunga lilian....
A commissioner for physical planning in the ministry of Education and sports Lamed Omara Apiita was detained after he failed to account for the 665 million shillings meant for the construction of Akii bua stadium in Lira. Omara appeared before the committee of parliament on Commissions, statutory authorities and...
The chief of Defense Forces general David Muhoozi speaks out on the recent arrests in the city saying the army will not dance to the whims of the public. While the army chief condemns the manner of arrests by his men, Gen Muhoozi says the army will not rest...
Mwanamuwala Shida Leni enzaalwa ya Arua ye munyeye y’emisinde gyembiro empya mu ggwanga. Shida yaalina record y’eggwanga ey’emisinde gya meter e bina (400m).
Omulimu okuva e Kawempe Emmanuel Mutebi ow’emyaka 29 agudde mu kavu bwawangudde obukade 50 mu Jackpot ya kampuni ya zaala Betcity emanyidwa nga Supa 3. Mutebi ensimbi zino zimuweredwa e kawempe.
Empaka za volley ball eza national playoffs nza kutandika kulwokubili lwa wiiki ejja .epaka zino zitogozedwa wali e nakasero
Sc villa ne guno gwaaka tenawangula mupiira mu startimes Uganda premier league nga olwalero ekoze amaliri ga 0-0 ne URA e namboole mu mupiira ogulagidwa obutereevu ku sanyuka tv. Villa kati erina obubonero 3 mu mipiira etaano.
Okusinziira ku kitongole ekivunanyizibwa ku muwendo ebbeeyi y’ebyo ebizinbisibwa wano mu ggwanga yeeyongedde nga kino kivudde ku kukyuukakyuuka mu byenfuna ya Uganda.
Government yakudduukirira disitulikiti 12 ezisinze okubeeramu abantu abanoonyi bobubudamu. Obuwumbi 87 bwebuteekedwaawo okutumbula embeera z’abantu mu bitundu bino.
Abakulu b’amasomero ga bonna basome mu district ye Mukono bibasobedde olw’ebibiina okusigala nga bikalu oluvannyuma lwa bazadde okusalawo okuggya abaana baabwe mu masomero ne basalawo okubakozesa emirimi egy’awaka.
Ensonga zekisaawe kya Akii Bua zongedde okulanda oluvannyuma lwa gavt okukizuula nti ssente ezisoba mu bukaddde 600 ezaali ezokuddaabiriza ekisaawe kino okubulankanyizibwa era abakulu nebaziwema paalimenti ekizudde nti abakungu ba gavt ya baalya ssente zino nga kino kikosezza nnyo ebyemizannyo mu bitundu by’e Arua.
Abatuuze b’e masajja bakedde kugoba town Clerk w’ekibuga kyabwe ategerekeseeko nga Jimmy Mabanja lwa bo kyebayise okulya enguzi nokuteekawo emisolo egitategerekeka. Abavubuka abagobye town Clerk ono bamukedde ku makya era abadde yakatuuka mu kifo kino
Abatuuze abakunukkirizza mu 10 e Kakunyu Mende mu district y’e Wakiso bakyapokya na biwundu oluvannyuma lw’okulumbibwa abatemu ne babatematema mu kiro ekikeesezza olwaleero. Bagasseeko okubakoonera ennyuma n’okubonoonera ebirime byabwe.
Akakiiko akanonyereza ku takka akakulemberwa omulamuzi era nnyini ntebe Catherine Bamugemereire kayise bukubirere kamisona we byetakka owa disitulikiti ye Mukono Robert Opio abako nebyatagaza kunsonga ezikusa ku takka Lye Mukono erikayanirwa. Kino kidiidde abatuuze bo kukyalo Kirangira Lwanyonyi erisangibwa mu gombolola lye Nama mu district ye Mukono kwekubirira enddulu...