Minisita Hilary Onek Alambudde Abaagoyebwa Musisi
Oluvannyuma lw’okyusa mu tteeka erivunaana abaana abatanneetuuka, wiiki ejja kkooti enkulu lwegenda okutyemulira abaana mwenda abakkirizza nti ddala bazza emisango egya naggomola. Mu misango egibavunaanibwa mulimu okutta abantu, okutunuza bato bannaabwe mu mbuga za sitaani n’okukaka abakazi omukwano.
Abavubuka ab’ekisinde kya Jobless bazzeemu nate okusuula obubizzi ku paalimenti, nga ku mulundi guno obubizzi obwo babuwerebye langi ya kyenvu n’eya Blue, nga buli kamu bakawadde amannya g’ababaka ba paalimenti. Abavubuka bano ku mulundi guno basazeewo okwekalakaasa n’obubizzi, okuvumirira omulugube ogwoleseddwa ababaka ba paalimenti, olw’ensimbi obukadde 200 ezigenda okubawebwa okwegulira...
Olutalo ku yinsuwa yebyobulamu eyaawamu luttuse buto nga abakugu bakkaatiliza nti ye ngeri yokka Bannayuganda gyebasobola okuyambibwa okusobola okufuna empeereza ennungi nga bagenze mu ddwaliro okujjanjabwa. Ensonga ya yinsuwa y’ebyobulamu erudde nnyo mu ddiiro, gavumenti yali eyagala kukifuula kya buwaze buli mukozi okubeera nayo, wabula byakoma ku mpapula.
Ekitongole ekivunayizbwa ku ntambula z’ennyonyi ekya Civil aviation Authority kyaddaaki bannyonnyodde paalamenti lwaaki bammye Captain Mike Mukula olukusa okuleeta kuno ennyonyi. Bagambye nti n’ennyonyi NRM gyebaakozesa okunoonyeza president Museveni akalulu gyebuvuddeko gwali mugangattika gwennyini era abaagirinyaamu baayita ku lwagunyu.
When you are invited for an outing and you come with the whole crew
How sexually transmitted results come about
When you want to make a move on a girl but you are such a coward!
Abasomesa Ebisiyaga Mubamanyi Ssaabalabirizi
Parliament Throws out Age Limit Bill Motion
Chris Obore, Director Information of parliament reacts to pigs dropped at parliament, he calls the culprits attention seekers who have no plans and strategies at all
In a new twist less than 24hrs after the indefinite deferral of the controversial Kafeero Sekitoleko motion, parliament of Uganda has seen a third incident of pigs coming to parliament,this time in protest of the extravagance of MPs. The pigs that have been named after Rt.Hon. Kagada speaker Rt.Oulayah...
Gavumenti kyadaaki emalirizza enkola enagoberelwa mu nkuza n’endabirila esinga obulungi eri abaana okuviira ddala nga bali mu lubuto okutuuka ku myaaka munaana Enkola eno yakutongozebwa pulezident Museveni olunaku lw’enkya era eyogeddwako nga omu ku kawefube anayamba okutuusa Uganda ku ddala ly’ebyenfuna n’enkulakulana ensingako omwaaka 2020 wegunatukira
The Government has earmarked $25million for the control of Human – wildlife conflicts in the 10 National game parks around the country. The money will be spent on digging trenches, putting in place electric fences and enrolling people around these parks on the homestead program. The program is to begin...
The dust finally settles as members of parliament throw out the controversial age limit motion that had caused a standoff at the August House. This, as government distances itself from the motion that was proposed by Nakifuma Member of parliament Robert Sekitoleko to raise the age limit of members of...
In recent weeks, Uganda’s performance in Olympics has been the most talked about subject, although mostly regrettable but has been fading out of recent until parliament this morning raised the storm that had settled. The MPs have questioned Uganda’s performance in the summer games in Rio.
FUNDS acquired by government as loans remain lying idle in the national treasury as the tax payer continues to pay 60 billion shillings per month as interest on the acquired loans. The practice according to information available to the Public Accounts Committee of parliament has lasted six years. Paradoxically, the...
The state minister for micro finance, Kyeyune Kasolo has cautioned SACCOs against lending out money to locals at very high interest rates. While addressing District Commercial officers in Kampala, Kasolo said interest rates on loans from SACCOs should not go beyond 20 percent which he said would encourage more members...
Teaching for evening students finally starts at Makerere University as negotiations between the university authorities and MUASA continues. The resolution was reached during a closed door meeting between MUASA and the University executive chaired by the chairperson of the council Dr.Wanna Etyem