Government this morning flagged off the delivery of 400 tons of maize floor and 120 bags of beans to the hunger stricken areas around the country. The food meant to benefit at least 1.3 million Ugandans, was delivered to starving populations in Kamuli and Kalungu districts. This is follow up...
Uganda Registration Services Bureau launches the Insolvency week aimed at helping companies escape closure incase they are faced with financial distress. According to Uganda Registration Services Bureau, many corporate companies are on the verge of collapse due to poor bank account performances bankrupt.
President Yoweri Museveni this morning appointed a visitation committee of inquiry into the affairs of Makerere University and directed that it commences work immediately. The announcement of the appointment came as guild presidents from all public universities threatened to mobilize their electorates to rise up against government’s policies.
Police detectives have searched the home of Mathew Kanyamunyu, the principle suspect in the murder of social worker, Kenneth Akena. Police spokesperson, Andrew Felix Kaweesi says they still treat Kanyamunyu as the main suspect based on Akena’s dying declaration. This as police distances itself from any dealings with the suspect,...
The vice chancellor Ndejje University Prof. Eriabu Lugujjo, has criticized Universities in Uganda for continuously training job seekers instead of job creators. He says thousands of students graduate with just a transcript but with no skill of innovation, thus accelerating the levels of unemployment in Uganda. Lugujjo said this as he...
The Federation of Uganda Football Associations FUFA has this morning woken up to a shocker after a team of ex internationals plus other concerned locals led by Dan Walusimbi stormed the federation house in Mengo in protest over what they say is a non transparent and illegitimate federation. The demonstration...
Denis Onyango Farouk Miya ne Joseph Ochaya bebamu ku bagenda okuvvonkanira ekirabo ky’omusambi w’omwaka mu mpaka za FUFA eza FUFA awards 2016 ezinabera ku wooteri ya Speak Resort Munyonyo nga 2nd December omwaka guno. Guno gugenda kuba mulundi gwakubiri nga FUFA etegeka empaka zino nga ogw’asembayo Farouk Miya ye yawangula...
Ebidomola ebisoba mu 10 ebya waragi bikwatiddwa abakulembeze mu district y’e Abim oluvannyuma lw’etteeka erirobera abasajja okwesiwa amagengere okuyisibwa abakulembeze erudda eyo. Abasajja b’eno baali baafuuka dda ba ssemugayaavu olw’okukeera nga ku ndeku nebazibya obudde ng’olwo abakyala bebaafuka abaami ewaka anti bebalabirira amaka.
Olukiiko olukulu olufuga abasiraamu mu ggwanga olwa Uganda Muslim Supreme Council luvuddeyo nerulabula abantu ssekinnoomu okwewala bannakigwanyizi abagenda beerimbika mu kukulakulanya obusiraamu nga ate ekigendererwa kya kubba byabugagga bwa busiraamu. Ate mu malala, abavubuka abeeyita aba NRM banaabidde abakulembeze baabwe mu maaso bebagamba nti tebalina kyebabagasizza.
Ekibiina ekitwala omuzannyo gw’omupiira mu ggwanga ki FUFA enkya ya leero kigudemu entiisa abaagusambako bwe bakuunze abavubuka nebalumba ekitebe kya FUFA e Mengo nga beekalakasa ku nsonga eziwera. Abagusambako bagamba FUFA ebasosola, abamu bagamba FUFA yafuuka kampuni ya nkwanga, soo abandi baagala Moses Magogo abaviire ku mupiira.
Akakiiko k’ebyokulonda kawakanyizza okusaba kw’omulonzi w’e Lubaga South Habib Buwembo ayagala kkooti ekkirize okwongezaayo ekiseera ky’okwemulugunya mu kulonda asobole okusaba Kato Lubwama agobwe mu paalimenti. Akakiiko kagamba nti tewali nsonga yonna y’amaanyi ewaliriza kkooti okwongezaayo omusango guno era nga okusaba kuno kulaga bugayaavu.
Olwaleero Pulezidenti Museveni awandiikidde Kyansala wa Yunivaasite y’e Makerere ebbaluwa mwalondedde akakiiko ak’enjawulo okugenda e Makerere okutandika okunonyereza ku nsonga zaayo. Mungeri y’emu Poliisi eriko omuyizi w’e Makerere gwegombyemu obwala ng’ono ne banne babadde bali mu lukwe lwa kwesiba njegere ku wankaako wa ssettendekero ono okulaga okunyolwa kwabwe olwa Yunivaasite...
Ttani z’emmere eyakawunga ebikumi 400 n’ebijanjalo ensawo 120 ebibalirirwamu obuwumbi bwa Uganda busatu n’obukadde lukaaga zezitwaliddwa mu district y’e Kamuli ne Kalungu okuyamba abeeyo ababadde batandise okutondoka olw’enjala gwomuwadde akatebe. Obuyambi buno okutwalibwa eyo, nga wofiisi ya Ssabaminista kyejje eyambeko n’abali mu district y’e Isingiro, e Rakai, Soroti, Katakwi ne...
Olunaku lwenkya, ababaka ba paalimenti lwebagenda okuddamu okuteeseza eggwanga oluvannyuma lw’okumala omwezi omulamba nga bali mu luwummula wabula nga bbo balina okusomozebwa kwamaanyi bwotunuulira ebigenda mu maaso mu ggwanga. Ababaka boogedde bbo byebaagala bissibwe ku mwanjo mu kuteesa mu paalimenti nga kuno kuliko okuggula kwa Ssettenddekero wa Makerere, ebyenfuna by’eggwanga...
Kkooti e Kabale eyongezzaayo omusango oguvunaanibwa Dr Kizza Besigye n’abalala okuli Loodi Mmeeya Erias Lukwago n’omubaka Mubarak Munyagwa ogw’okukuma mu bantu omuliro. Bano emyaka giweze ena nga battunka n’omusango guno era nga olwaleero okwongezebwayo kiddiridde abajulizi obutalabikako mu kkooti.
Ekitongole kya poliisi kivuddeyo okwesamba omusuubuzi Mathew Kanyamunyu agambibwa okutta Kenneth Akena, ku ssemaduuka wa Forest Mall mu Kampala eggulo. Poliisi egambye nti Kanyamunyu tebamumanyi era tebalina nkolagana yonna naye, wadde mu byokwerinda era nga poliisi ejja kweyambisa ebigambo by’omugenzi ebyasembyeeyo okumuvunaana mu mbuga z’amateeka.
Bugema University in Luweero district is set to start teaching PhDs to allow more Ugandans get higher education. This was revealed by the Universities Vice Chancellor, Prof. Patrick Manu who was presiding over the graduation of over 1300 students. The Vice Chancellor asked students who graduated with masters to return...
The misunderstanding between the top political leaders in Kyankwanzi district is likely to see over 1000 residents in six villages evicted from their land. A section of leaders accuse the other of receiving bribes to cause a forceful eviction of the innocent residents. The affected residents are now warning...
FDC’s strong man Dr. Kiiza Besigye storms Ibanda town, paralyzing business as party supporter gathered in the area to fundraise for the construction of the party offices for Ibanda district Besigye and his team first attended a requiem mass of the fallen Fr. Betungura Posiano at the dioceses headquarters...