Ba puliida abawolereza abayisiraamu 14 abavunaanibwa ogw’okutta ba maseeka bakambuwadde, baagala gavumenti ekomye okubamalira ebiseera wabula ereete obujulizi obw’essimba, nga buluma omu kw’omu ku basibe bonna be balumiriza ku gw’obutemu. Munnamateeka wa bano Fred Muwema agambye nti obujulizi bwonna gavt bw’ereeta bwa makwekansaamu, tewali avaayo busimbalaala kulumiriza omu ku bano. Olwaleero...
Ababaka ba paalimenti bambalidde beekokkodde nnyo gavumenti olw’okukalndaaliriza okulonda obukiiko bw’ebyalo, nga bagamba nti kyandigotaanya emirimu gya paalimenti. Olukongoolo balutadde ku minisita w’ebyamateeka Kahinda Otafiire olw’okulemwa okukola ennongoosereza mu tteeka erifuga ennonda ya LC. Uganda emaze emyaka 16 nga terina nkiiko za byalo, era obukiiko obuliwo olwaleero buliwo mu bumenyi bw’amateeka,...
Mathew Kanyumunyu agambibwa okutta Kenneth Akena ne banne bwe bavunaanibwa bafulumye kkooti y’e Nakawa ng’emimwa gibali mu nnyondo oluvannyuma lw’omulamuzi okugaana okugoba bannawulire mu kkooti. Nga bayita mu bannamateeka baabwe abawawaabirwa basabye omulamuzi Noah Sajjabbi akugire bannamawulire okuddamu okuyingira mu kkooi kuba babuzaako abawawaabirwa emirembe ekintu omulamuzi kyagaanye. Ba Kanyamunyu era...
Abatuuze abakunukkiriza mu mutwalo ogumu n’ekitundu tebakyakomba ku mpeke ya tulo, gavumenti ebawadde nsalessale wa nnaku 21 baamuke ettaka kwe baasenga, egamba nti baalisengako mu bukyamu.
Olutalo ku Bachina abasuubulira mu Uganda lubikkuse buto. Palaamenti ewadde Abachina abakolera mu kikuubo nsalessale wa naku 14 zokka nga bakyamuse, babalumiriza okubuutikira bannansi ne babalemesa okwekolera emirimu gyabwe.
Mariam Wagadaya (Deputy Inspector General of Government): "We are sufficiently empowered but not to our satisfaction"
Patricia Munaabi: Unless we economically empower the women, we are going to continue to see less political empowerment There is a lot we still have to do to raise gender awareness. Affirmative action is still needed, there's still a historical imbalance We have failed to mature politically & democratically because of sexualization...
First of all, let's all be sympathetic to all the families that lost their loved one We are living in a country run by people who have a military state of mind. Kingdoms were reinstated in the country, again, in a militaristic manner.
Senior leaders in the obusinga bwa Rwenzururu have set terms and conditions for reconciliation and peace agreements in the sub region. The say that before any reconciliation happens, government must rebuild the palace it destroyed but also offer an official apology to the Obusinga for the events that happened...
Parliament has vetted the new Chairperson of the Electoral Commission, Justice Simon Byabakama together with the other five new members on the Commissions bringing an end to outbursts and reservations regarding their appointment. After his interface with legislators on the Appointments Committee of parliament, the new appointee for the office...
The joint raid by the UPDF and Police on the Rwenzururu Kingdom could see government dragged to the international Criminal court as area members of parliament embark on soliciting signatures to provide a blessing for the prosecution of government over what they call crimes against humanity As Remmy Bahati reports,...
Opposition Legislators sitting on the appointments Committee of Parliament have boycotted the vetting of new Electoral Commission Members recently appointed by President Yoweri Museveni. Speaking to journalist at Parliament, the Leader of Opposition in Parliament Winnie Kiiza together with the Democratic Opposition whip Joseph Ssewungu said their boycott was based...
The Omusinga Charles Wesley Mumbere’s journey to freedom is not anywhere in sight as police announces fresh charges against him At his first appearance in court last week, Mumbere was charged with murder, a crime he allegedly committed in March this year with new charges to be preferred against him...
People are terrified, families are grieving and continue to question how the army attacked people with simple weapons at the palace.