COSASE Ettabukidde Abakungu Ba KCCA

0
1244

Ababaka ku kakiiko ka palamenti akakola kubitongole bya gavumenti aka COSASE katabukidde abakungu ba KCCA ababadde bakulembeddwamu Nankulu wekibuga Jenifer Musisi nga baagala bannyonnyole amayitire g’obukadde bwa siringi ezigambibwa okuba nga zabbibwa mu kutegeka ekivula kya banakampala ekya buli mwaka ekimanyiddwa nga Kampala City Festival.
Okusinziira ku babaka, obukadde bwe ensimbi obusoba 74 zeezaabula nga kati baagala abakulira KCCA okuziriwa kuba baalagajjalira omulimu gwabwe olwo abagezigezi ne baziyisa ku litalaba.
Sam Ibanda Mugabi abdde mukakiiko kaano.

TagsCOSASE