Ddumba Bamusuuzizza Ebyokugoba Abayizi, Ate Abasomesa B'e Makerere B'ekalakaasa

0
934

Makerere University kyaddaaki yejjuludde kw’ekyo kye yabadde esazeewo okugoba abayizi 15 abaasiiwuuka empisa.
Kiddiridde abayizi okwegugunga enkya ya leero nga bawakanya ekyabadde kisaliddwawo, ekiwalirizza ne poliisi okubakubamu omukka ogubalagala.
Kajjampuni abalagadde mu bbwa nate, abasomesa nabob we balangiridde akeediimo nga baagala basasulwe empeera yabwe gye babanja.