Eby'ebbaala ya Panamera Bya Ggete

0
839

Minisita w’ebyobutebenkevu Henry Tumukunde ayimirizza bawanyondo ba kooti ababadde wamu ne police nga bagenze okusengula ebbaala ya Andrew Desh Kansiime Kananura emanyiddwa nga Panamera Bawannyondo Bano minister abalagidde okuva mu kifo kino mubwangu kubanga kyebakola kibadde kitaataganya obutebenkevu bwekitundu.