Ekisulo Ky’abayizi Kisaanyeewo

266
0
SHARE

Abayizi ba Busalamu SS e Luuka abasoba mu 200 basimattuse nabbambula w’omuliro asaanyizzaawo ekizimbe kiramba okuli ebisulo byabwe.

Omuliro guno abayizi baguteebereza okuba nga guvudde ku masannyalaze.

LEAVE A REPLY