Ekubo Litabudde Ab’e Kitintale

95
0
SHARE

Abatuuze e Kitintale mu ggombolola y’e Nakawa wano mu Kampala baweze nga bwebagenda okukeera olunaku lumu baggale ekkubo ekkubo eririmu omwala ogugenda gulifunza buli kiseera nga waliwo n’abatambvuze ate n’emmotoka eziguddemu.

Wakati mu kyeya kino ekibeyenze eggwanga, abamu ku batuuze b’e Kitintale basaba enkuba ereme kutonnya kuba batuuse okugwa mu mwala