Ekyoto: Abayizi Babonereze Batya?

0
1083

Ensangi zino abaana bongedde okwononeka ekintu ekyetakuza enyo abazadde nga beebuza ddala kiki,anti tebakyagambibwako .kino tekikoma waka woka wabula nekumasomero.
Nazikuno ngabasomesa bawewenyula abaana kibooko era nebabagolola ettumba naye ensongi zino tebikyakola anti gavumneti yayisa eteeka elikugira okukuba abaana.
Ekintu ekituviirideko wano kukyoto okubuuza nti ddala omwana yandisanide abonerrzebwe atya?