Ekyoto: Okukebera Endaga Butonde Bwava Dda

0
954

Abaganda balina ejogera egamba nti tewebalira ku kika nga maama wo akyali mulamu, anti akadde konna akyayinza okugaba mu kika ekirala. Kiba kibi nnyo okukakutema nti omwana gw’olabiridde okuva mu buto siwuwo, abamu bawakana era nebagenda mu kukebera endaga buttoned, naye okimanyi nti ekyokukebera endaga butonde kyava dda? Katubirabe.