Empaka Z'ameefuga Zigguse

0
928

Tiimu 16 okuva mu municipality y’entebbe zezookwetaba mu mpaka z’omupiira ez’okujaguza ameefuga ga Uganda ezatandise nga zaakukomekerezebwa ku lunaku lw’ameefuga.
Mu mupiira ogwagudewo, tiimu ya Kigungu Mapeera yakoze amalir ne tiimu y’ekanisa ya Calvary nga tewali alengede katiimba ka munne.