Eteeka Lya Taaba Likola?

0
797

Omwaka kati guweze mulamba bukya paalamenti eyisa etteeka erifuga enkozesa ya taaba omwali n’okuwera ebintu byonna ebikolebwa mu taaba okutundibwa mu gwanga.
Newankubadde etteeka lyayita naye ebitamiiza bingi bikyayingira Uganda ng’entabwe eva ku tteeka lino okuba nti n’abandibadde baliteeka mu nkola gamba nga poliisi tebaalitegeera bulungi.