Ettaka libizadde e Mubende

0
1076

Wabalusewo obutakanya wakati wabakulira egombolola ya Mutuba gumu eya Buganda wamu nabakulembeze abakulira egombolola ya kitenga.
Obutakanya buno buvude ku kitongole kya Buganda Land Board okugaba ekitundu kutaka lye gombolola era nebalisibako sengenge ekije abakulembeze be gombolola eno mu mumbera nebalabura Buganda land board okufafagana nayo.