Eyali Omusomesa Kati Muserikale

0
964

Ng’engwanga lyetegeka okuza olunaku lwabakozi enkya ,tukuleetedde omukyala omusomesa owa diguli ,eyasalawo okwesooga amagye ga UPDF oluvanyuma lwokwegomba ebyambalo .
Refutinanti Ssophia Nakayiwa enzaalwa eye sembabule akimenyewo.
Ono ayala bulimukyala ayingire amagye kuba agenyumirizaamu ,kyoka ate asuubira okuganyuka afuuke omulimi.