Gavumenti Etadde mu By'ekizadde

0
835

Enkula y’omwana okuva ku lunaku olusooka okutuuka ku myaka munaana, eba yetaaga omuntu afaayo okukula obulungi nga buli kitundu ku mubiri gwe kikola nga bwekisaanidde nga n’obwongo mwobutwalidde.
Endya ye kikulu nnyo sso nga n’embeera omwana mwawangaalira emuyamba okukula nga mugezi ate nga mulamu bulungi.
Joyce Bagala kakusaggulire ebikwata ku myaka emito gino obeeko n’ekyoyiga ku nkuza nendabirira y’omwana.