Golola Atongozza Empaka za 'Comite'

0
1235

Omuyzannyi w’ensambaggere Golola Moses olwalero atongozza empaka zaatumye Golola Comite, ezinabaawo nga 16 omwezi guno ku Big Zone e Nansana.
Empaka zino zaakwetabwamu abazannyi 8 mu mizannyo egy’enjawulo omuli ensamba ggere, ebikonde Tae Kwondor.
Ono y’omu ku kaweefube wa Golola ow’okutumbula ebitone mu baana ba Uganda.