Jeje Odong Agumizza Bannayuganda Ku Bukuumi

0
878

Minisita avunanyizizibwa kunsonga z’egwanga ez’omunda Gen Jeje Odong agamba nti banayuganda babeere bagumu ng’asula ku ttaka kuba ensonga z’ebyokwerinda Poliisi ezikutte kanabwala.
Minister agamba nti waliwo banakigwanyizi abagala okulaga nti Poliisi eremeddwa omulimu gwaayo nga babigya kunsonga yokutemulwa kw’abakazi e Nansana ne Entebe nga bano bebali mukuwoza nti amagye geddize buli kimu ye minisita kyagamba nti kikyamu.