Kayihura Avuddemu Omwasi, Teri Anoonyerezaako

0
1171

Omuduumizi wa poliisi mu gwanga Gen. Kale Kaihura kyadaaki avuddemu omwaasi ku luvuvumo olubade luyitingana nti ali mu mikono gy’amagye era nga nejebuvuddeko amagye mu kitongole kya CMI gazingako amaka ge okubaako obujuliizi bweganoonyayo Kaihura agamba nti ono kalebule era kumusibako matu ga mbuzi ku muliisa ngo. Wabula Kaihura agamba nti ssinga asabibwa ekintu kyonna mukunonyereza kwonna mwetefutefu okukiwaayo Basajja ba Kaihura abawerako wetwogerela nga batemeza mabega wa mitayimbwa ku misango egy’okuzaayo