Makerere Egobye Abayizi 15 Lwa Mpisa Mbi

0
1259

Makerere university eriko abayizi 15 b’enaabidde mu maaso n’ebayimiriza ku misomo gyabwe lwa busiwuufu bwa mpisa.
Amyuka ssenkulu wa University abakwanze bbaluwa ezibaayimiriza leero, ne balagirwa bakungaanyemu obwabwe baamuke ssettendekero ono.
Abayizi abo baakutwalibwa mu kakiiko akakwasisa empuisa akadde konna.