Meeya wa Kamwenge Afulumye Ekkomera ya Nalufeenya

0
910

Meeya w’ekibuga Kamwenge, Godfrey Byamukama kyadaaki ayimbuddwa mu kkomera lya poliisi e Nalufunya gyakulungudde emyezi etaano nga Mpaawo musango gweyaguddwako. Obutafaana na bantu balala abafuluma ekkomera nga bawanda, meeya Byamukama awaanye awaana poliisi olw’okumuyisa ng’omukungu ebbanga lyamaze e Nalufenya.