Mengo Eyisizza Embalirira Yaayo

162
0
SHARE

Minisita omuwanika mu Bwakabaka bwa Buganda oweek. Waggwa Nsibirwa esomye embalirira ya Buganda oy’omwaka gw’ebyensimbi 2017/18 nga eno y abuwumbi 74.
Mukusoma emalirira eno eri olukiiko lwa Buganda Minista alaze nti ku nsimbi ezisinga bazisuubira mu nvujjo, obusuulu ne kanzu ku ttaka, ebisale okuva mu bayizi kko nookuva mu mikutu gy’empuliziganya.

Ye Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye gavumenti eyaawakati, okwongera ekwate mu nsawo eyongere omulamuzi Catherine Bamugemereire ne banne ensimbi bongere okunoonyereza ku ttaka.

Omusasi waffe Salmah Namwanje yaava embuga.