Minisita Kasaija Agamba Ebyenfuna Biddiridde Naye Binywevu

0
128

Mukusoma embalira y’eggwanga minisita kasaija akakasizza eggwanga nti newankubadde nga ebyenfuna by’eggwanga bitambudde kasoobo omwaka oguwedde, naye tebigudde nga abangi bwebabadde boogera.

Minisita Kasaija agambye, nti gavumenti omwaka guno essira egende kuliteeka ku byabulambuzi na makolero okubibbulula.