Mulina Okuliisa Abaana – Janet Museveni

0
1008

Ensonga yokuliisa abaana nga bali ku masomero erudde mu diiro wabula nga amagezi agenkomeredde gakyabuze okulaba nga obuzibu bukyali bunene naddala mu byalo. Munsisinkano eyawamu eyabakwatibwako ensonga wamu nabakungu ministry basazeewo okusa emikono kukiwandiiko kyokweyama okubunyisa ensonga yokukubiriza abazadde okusibira abaana baabwe entanda.