Munnakenya Atuuyanidde Mu Kakiiko

0
565

Omunakenya eyagula ettaka eLuweero atuyanidde mu kakiiko k’omulamuzi Cataherine Bamugemereire abatuuze bwebamulumiliza okubaliisa akakanja.
Murunga Ambrose 48, yagula ettaka ku kyaalo Kakabala EGayaza Mu Luweero naye teyafuna kuwabulwa ng’omugwiira.
Ono ayolekedde okufiirwa yiika 250 zamazzeko emyaaka 6 lwa kulemererwa kukolagana nabatuuze kukyaalo.