Presidenti Yoweri Museveni akubye akakule abaali musekelera olw’okukuzesa obucupa okufukirira ebirime bye yasimba mu nnimirozeezisangibwa e Kawumu mu District ye Nakaseke. Ategezezzanti mu bbanga lya mwaka gumu gwoka okuva mu October wa 2016, atandise okukungula era nga yenogera ku nusu empitirivu okuva mu birime ebyenjawulo omuli amatooke, enanasi, obutunda, kwosa n’okulunda ebyenyanja, ente wamu n’enkoko.